LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Ddesemba lup. 3
  • Ddesemba 11-17

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddesemba 11-17
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Ddesemba lup. 3

Ddesemba 11-17

ZEKKALIYA 1-8

  • Oluyimba 26 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weekwate ku Kyambalo ky’Omuyudaaya”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Zekkaliya.]

    • Zek 8:20-22​—Abantu okuva mu mawanga gonna banoonya Yakuwa abakwatirwe ekisa (w14 11/15 lup. 27 ¶14)

    • Zek 8:23​—Abo abalina essuubi ery’okubeera ku nsi bawagira abaafukibwako amafuta abasigaddewo (w16.01 lup. 23 ¶4; w09 2/15 lup. 27 ¶14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zek 5:6-11​—Kiki kye tusaanidde okumalirira okukola bwe kituuka ku bikolwa ebibi? (w17.10 lup. 25 ¶18)

    • Zek 6:1​—Ensozi ebbiri ez’ekikomo zikiikirira ki? (w17.10 lup. 27-28 ¶7-8)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zek 8:14-23

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g17.6 omutwe oguli kungulu​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g17.6​—Laga ng’ozzeeyo eri omuntu gwe wawa magazini, era oluvannyuma olekewo kye munaayogerako ku mulundi oguddako.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 5 ¶1-2.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 70

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okutuuka ku Buli Muntu mu Kitundu Kye Tubuuliramu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Okubuulira mu ‘Bitundu by’Ensi eby’Ewala’ (Genda ku vidiyo. ENKUŊŊAANA ZAFFE N’OMULIMU GW’OKUBUULIRA).

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 26, 27, 28

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 91 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza