Noovemba 13-19
OBADIYA 1–YONA 4
Oluyimba 102 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yigira ku Nsobi Zo”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Obadiya.]
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Yona.]
Yon 3:1-3—Yona yayigira ku nsobi ze (ia 114 ¶22-23)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Ob 10—Mu ngeri ki Edomu gye ‘yasaanawo emirembe gyonna’? (w07 11/1 lup. 8 ¶5)
Ob 12—Kiki kye tuyigira ku ngeri Yakuwa gye yanenyaamu Edomu? (jd-E 112 ¶4-5)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yon 3:1-10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp17.6 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp17.6—Laga ng’ozzeeyo eri omuntu gwe wawa magazini, era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli ng’okozesa akamu ku butabo bwe tukozesa.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) ld lup. 12-13 Londa ebifaananyi bye munaakubaganyaako ebirowoozo.)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Bye Tuyiga mu Kitabo kya Yona”: (Ddak. 15) Mukubaganye ebirowoozo ku kitundu kino oluvannyuma lw’okulaba vidiyo erina omutwe, Okusinza kw’Amaka: Yona—Yigira ku Kisa kya Yakuwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 15, 16
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 103 n’Okusaba