LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Noovemba lup. 2
  • Noovemba 6-12

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Noovemba 6-12
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Noovemba lup. 2

Noovemba 6-12

AMOSI 1-9

  • Oluyimba 60 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Munoonye Yakuwa Musobole Okusigala nga Muli Balamu”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Amosi.]

    • Am 5:4, 6​—Tusaanidde okufuba okumanya Yakuwa n’okukola by’ayagala (w04 12/1 20 ¶20)

    • Am 5:14, 15​—Tulina okukkiriza emitindo gya Yakuwa egikwata ku kirungi n’ekibi era ne tugigoberera (jd-E 90-91 ¶16-17)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Am 2:12​—Tuyinza tutya okussa mu nkola eky’okuyiga ekiri mu lunyiriri luno? (w07 11/1 6 ¶8)

    • Am 8:1, 2​—“Ekisero ky’ebibala eby’omu kiseera eky’omusana” kyali kikiikirira ki? (w07 11/1 6 ¶6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Am 4:1-13

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 58

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okuddiŋŋana”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Oluvannyuma, mulabe vidiyo eraga ng’ababuulizi babiri bazzeeyo eri omuntu era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 13, 14

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 81 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza