LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Okitobba lup. 8
  • Okitobba 30–Noovemba 5

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 30–Noovemba 5
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Okitobba lup. 8

Okitobba 30–Noovemba 5

YOWEERI 1-3

  • Oluyimba 77 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Batabani Bammwe ne Bawala Bammwe Balyogera Obunnabbi”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Yoweeri.]

    • Yow 2:28, 29​—Abakristaayo abaafukibwako amafuta baweereza ng’aboogezi ba Yakuwa (w02 8/1 28 ¶4-5; jd-E 167 ¶4)

    • Yow 2:30-32​—Abo bokka abakoowoola erinnya lya Yakuwa be bajja okulokolebwa ku lunaku lwe olw’entiisa (w07 11/1 5 ¶2)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yow 2:12, 13​—Ennyiriri zino zituyigiriza ki ku kwenenya? (w07 11/1 5 ¶5)

    • Yow 3:14​—‘Ekiwonvu eky’okusaliramu omusango’ kye ki? (w07 11/1 5 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yow 2:28–3:8

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kaadi eragirira abantu ku jw.org

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Kaadi eragirira abantu ku jw.org​—Kubaganya ebirowoozo n’omuntu gwe walekera kaadi eyo. Nga mufundikira, mubuulire emu ku vidiyo eziri ku jw.org.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 196-197 ¶3-5

BULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 30

  • Yakuwa Atuyamba ne Tusobola Okugumira Ebizibu: (Ddak. 9) Mulabe vidiyo erina omutwe, Yakuwa Kigo kya Maanyi Gye Ndi. Oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino: Bizibu ki ab’omu maka g’Ow’oluganda Henschel bye baafuna? Okukkiriza n’obwesigwa bw’abazadde biyinza bitya okuyamba abaana baabwe? Yakuwa ayinza atya okukugumya nga bwe yagumya Ow’oluganda Henschel?

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Erinnya lya Yakuwa: (Ddak. 6) Mulabe vidiyo erina omutwe, Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Erinnya lya Yakuwa. Yita abaana be wateeseteese bajje ku siteegi obabuuze ebibuuzo bino: Erinnya lya Yakuwa litegeeza ki? Bintu ki Yakuwa bye yatonda? Yakuwa ayinza atya okukuyamba?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 11-12

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 99

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza