Okitobba 2-8
DANYERI 7-9
Oluyimba 95 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obunnabbi bwa Danyeri Bwalaga Ekiseera Masiya We Yandijjidde”: (Ddak. 10)
Dan 9:24—Ssaddaaka ya Masiya esobozesa abantu okusonyiyibwa ebibi (it-2-E 902 ¶2)
Dan 9:25—Masiya yajja ku nkomerero ya wiiki 69 ez’emyaka (it-2-E 900 ¶7)
Dan 9:26, 27a—Masiya yattibwa mu makkati ga wiiki ey’ensanvu ey’emyaka (it-2-E 901 ¶2, 5)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Dan 9:24—“Awasinga Obutukuvu” waafukibwako ddi amafuta? (w01-E 5/15 27)
Dan 9:27—Ndagaano ki eyasigala ng’ekyakola ku lw’abangi okutuusa ku nkomerero ya wiiki ey’ensanvu ey’emyaka, oba okutuusa mu 36 E.E.? (w07 9/1 12 ¶4)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Dan 7:1-10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okufuba okuddayo amangu eri abo ababa basiimye obubaka bwaffe.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ebisobola Okukuyamba Okuba Omunyiikivu mu Kwesomesa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Eby’Okukozesa Okuzuula eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 3-4
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)