LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Ssebutemba lup. 5
  • Ssebutemba 18-24

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 18-24
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Ssebutemba lup. 5

Ssebutemba 18-24

DANYERI 1-3

  • Oluyimba 131 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okuba Omwesigwa eri Yakuwa Kivaamu Ebirungi”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Danyeri.]

    • Dan 3:16-20​—Banne ba Danyeri baanywerera ku kituufu wadde nga baali bapikirizibwa okujeemera Yakuwa (w15 7/15 25 ¶15-16)

    • Dan 3:26-29​—Obwesigwa bwabwe bwaleetera Yakuwa okutenderezebwa, era bwabaviiramu emikisa (w13 1/15 10 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Dan 1:5, 8​—Lwaki Danyeri ne banne abasatu baakitwala nti okulya ku mmere ya kabaka kyandibafudde abatali balongoofu? (it-2-E 382)

    • Dan 2:44​—Lwaki Obwakabaka bwa Katonda bujja kuzikiriza gavumenti z’abantu? (w12 6/15 17, akasanduuko; w01 11/1 5 ¶2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Dan 2:31-43

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Is 40:22​—Yigiriza Amazima—​Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 15:4​—Yigiriza Amazima—​Muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w17.02 29-30​—Omutwe: Yakuwa Amanya nga Bukyali Ebigezo Bye Tusobola Okugumira n’Alyoka Asalawo Bigezo Ki Bye Tunaayolekagana Nabyo?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 63

  • “Sigala ng’Oli Mwesigwa ng’Okemeddwa”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo.

  • “Sigala ng’Oli Mwesigwa ng’Omu ku b’Omu Maka Go Agobeddwa mu Kibiina”: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 17 ¶11-22

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 134 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza