LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Ssebutemba lup. 2
  • Ssebutemba 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Ssebutemba lup. 2

Ssebutemba 4-10

EZEEKYERI 42-45

  • Oluyimba 26 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okusinza Okulongoofu Kuzzibwawo”: (Ddak. 10)

    • Ezk 43:10-12​—Yakuwa yawa Ezeekyeri okwolesebwa okukwata ku yeekaalu okusobola okuyamba Abayudaaya okwenenya era n’okubakakasa nti okusinza okw’amazima kwandizziddwawo (w99 3/1 18 ¶3; it-2-E 1082 ¶2)

    • Ezk 44:23​—Bakabona bandibadde bayigiriza abantu “enjawulo eriwo wakati w’ekirongoofu n’ekitali kirongoofu”

    • Ezk 45:16​—Abantu bandiwagidde abo Yakuwa be yanditaddewo okubakulembera (w99 3/1 19 ¶10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 43:8, 9​—Abayisirayiri bavvoola batya erinnya lya Katonda? (it-2-E 467 ¶4)

    • Ezk 45:9, 10​—Kiki Yakuwa ky’asuubira mu abo abaagala okusiimibwa gy’ali? (it-2-E 140)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 44:1-9

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 143

  • “Lwaki Okusinza Okulongoofu Okutwala nga Kwa Muwendo?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 16 ¶15-22, akas. ku lup. 194

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 23 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza