LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Agusito lup. 7
  • Agusito 28–Ssebutemba 3

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 28–Ssebutemba 3
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Agusito lup. 7

Agusito 28–Sebutemba 3

EZEEKYERI 39-41

  • Oluyimba 107 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Bye Tuyigira ku Kwolesebwa Okukwata ku Yeekaalu Ezeekyeri Kwe Yafuna”: (Ddak. 10)

    • Ezk 40:2​—Okusinza okw’amazima kusukkulumye ku kusinza okulala kwonna (w99 3/1 11 ¶20)

    • Ezk 40:3, 5​—Ekigendererwa kya Yakuwa eky’okuzzaawo okusinza okulongoofu kirina okutuukirira w07 8/1 22 ¶1)

    • Ezk 40:10, 14, 16​—Bwe tuba twagala okusiimibwa Yakuwa tulina okugoberera emitindo gye egya waggulu (w07 8/1 23 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 39:7​—Abantu bwe banenya Yakuwa olw’ebintu ebibi ebiriwo, baba bavumaganya batya erinnya lye? (w12-E 9/1 21 ¶2)

    • Ezk 39:9​—Oluvannyuma lw’olutalo Amagedoni, kiki ekirituuka ku by’okulwanyisa by’amawanga? (w89-E 8/15 14 ¶20)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 40:32-47

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) fg essomo 1 ¶1​—Beera ng’amaze okumulaga vidiyo, Wandyagadde Okuwulira Amawulire Amalungi? Oluvannyuma muwe brocuwa.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) fg essomo 1 ¶2​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 1 ¶3-4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 145

  • “Nziremu Ddi Okuweerezaako nga Payoniya Omuwagizi?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Yakuwa Ansobozesa Okukola Kumpi Buli Kimu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 16 ¶9-14, akas. ku lup. 192-193

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 11 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza