EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZEEKYERI 35-38
Googi ow’e Magoogi Anaatera Okuzikirizibwa
Bayibuli etubuulira ebinaabaawo nga Googi ow’e Magoogi anaatera okuzikirizibwa era n’ebinaabaawo ng’amaze okuzikirizibwa.
Ekibonyoobonyo ekinene kijja kutandika na kuzikirizibwa kwa ki?
Ani anaalumba abantu ba Yakuwa?
Lutalo ki Yakuwa lw’anaazikiririzaako Googi ow’e Magoogi?
Kristo ajja kufugira bbanga ki?
Nnyinza ntya okweteekerateekera obulumbaganyi bwa Googi ow’e Magoogi?