Jjulaayi 31–Agusito 6
Ezeekyeri 24-27
Oluyimba 81 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obunnabbi Obukwata ku Kuzikirizibwa kwa Ttuulo Butuleetera Okwongera Okwesiga Bayibuli”: (Ddak. 10)
Ezk 26:3, 4—Ng’ebulayo emyaka egisukka mu 250, Yakuwa yagamba nti ekibuga Ttuulo kyandizikiriziddwa (si-E 133 ¶4)
Ezk 26:7-11—Ezeekyeri yayogera erinnya ly’eggwanga eryandisoose okulumba Ttuulo, era ne kabaka waalyo (ce-E 216 ¶3)
Ezk 26:4, 12—Ezeekyeri yalagula nti bbugwe wa Ttuulo, amayumba gaakyo, n’ettaka lyakyo, byandisuuliddwa mu mazzi (it-1-E 70)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Ezk 24:6, 12—Obutalagge bw’entamu bukiikirira ki? (w07 7/1 14 ¶2)
Ezk 24:16, 17—Lwaki Ezeekyeri teyalina kunakuwala nga mukyala we afudde? (w88-E 9/15 21 ¶24)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 25:1-11
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa tulakiti yonna—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Kozesa tulakiti yonna—Beera ng’amaze okumulaga vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? era mugikubanyeeko ebirowoozo.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs 23 ¶13-15—Muyite ajje mu nkuŋŋaana.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Okukkiririza mu Kigambo kya Katonda Kituyamba Okugumira Ebizibu: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku byawandiikibwa nga bino: Isaaya 33:24; 65:21, 22; Yokaana 5:28, 29; ne Okubikkulirwa 21:4. Mulabe vidiyo erina omutwe, Weesunge Ebyo Obwakabaka Bye Bunaakola. Bakubirize okufumiitiriza ku ngeri obulamu gye bulibeeramu mu nsi empya, nnaddala nga waliwo ekibamazeemu amaanyi.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 15 ¶1-9
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 94 n’Okusaba