LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Jjulaayi lup. 4
  • Jjulaayi 17-23

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 17-23
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Jjulaayi lup. 4

Jjulaayi 17-23

EZEEKYERI 18-20

  • Oluyimba 21 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa bw’Atusonyiwa, Yeerabira?”: (Ddak. 10)

    • Ezk 18:19, 20​—Buli muntu Yakuwa amuvunaana bibi bye (wp12 10/01 32 ¶2)

    • Ezk 18:21, 22​—Yakuwa mwetegefu okusonyiwa aboonoonyi abeenenya, era bw’abasonyiwa taddamu kubavunaana bibi by’abasonyiye (w12 10/01 32 ¶3-7)

    • Ezk 18:23, 32​—Yakuwa azikiriza ababi nga bamaze kugaanira ddala okwenenya (w08-E 4/1 8 ¶4; w06 12/1 25 ¶11)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 18:29​—Lwaki Abayisirayiri baafuna endowooza enkyamu ku Yakuwa, era ekyo tuyinza kukyewala tutya? (w13 8/15 11 ¶9)

    • Ezk 20:49​—Lwaki abantu baali balowooza nti Ezeekyeri yali ‘agera bugezi ngero,’ era ekyo kituyigiriza ki? (w07 7/1 14 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 20:1-12

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) 1Yo 5:19​—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 3:2-5​—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Laba mwb16.08 8 ¶2.)

  • Kwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w16.05 32​—Omutwe: Ekibiina kiyinza kitya okwoleka essanyu nga waliwo omuntu gwe balanze nti akomezeddwawo mu kibiina?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 77

  • “Okkiriza nti Yakuwa Yakusonyiwa?”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Musooke mulabe vidiyo erina omutwe, Nywerera ku Mitindo gya Yakuwa​—Sonyiwanga.

  • Abavubuka Babuuza​—Kiki Kye Nsaanidde Okukola nga Nsobezza?: (Ddak. 5) Yogera ku kitundu ekirina omutwe, “Kiki kye Nsaanidde Okukola nga Nsobezza?” ekiri mu brocuwa, Ebibuuzo 10. Sooka osome ebyo ebiri wansi w’omutwe, “Kiki Kye Wandikoze?”

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 14 ¶10-14, akas. ku lup. 164-165; ebyongerezeddwako ku lup. 222-223

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 63 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza