Jjuuni 19-25
EZEEKYERI 1-5
Oluyimba 75 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ezeekyeri Yali Musanyufu Okulangirira Obubaka bwa Yakuwa”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Ezeekyeri.]
Ezk 2:9–3:2—Ezeekyeri yalya omuzingo ogwali guwandiikiddwako “ennyimba ez’okukungubaga, n’ebintu ebireetera abantu okunakuwala n’okukuba ebiwoobe” (w08 7/15 8 ¶6-7; it-1-E 1214)
Ezk 3:3—Ezeekyeri yali musanyufu okuweereza nga nnabbi wa Yakuwa (w07 7/1 12 ¶3)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Ezk 1:20, 21, 26-28—Eggaali likiikirira ki? (w07 7/1 11 ¶6)
Ezk 4:1-7—Ezeekyeri yakolera ddala ebintu ebyamugambibwa mu nnyiriri zino, ebyalaga engeri Yerusaalemi gye kyandizingiziddwamu? (w07 7/1 12 ¶4)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 1:1-14
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-32—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-32—Mulage vidiyo erina omutwe, Amaka Gammwe Gasobola Okubaamu Essanyu—Ennyanjula, oluvannyuma omuwe brocuwa.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs 143 ¶20-21—Laga engeri y’okutuuka ku mutima.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Buulira Amawulire Amalungi n’Essanyu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Okwesomesa n’Okufumiitiriza Bijja Kukuyamba Okuddamu Okufuna Essanyu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 13 ¶1-4, akas. ku lup. 148-149, ne 158-159
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 32 n’Okusaba