LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Jjuuni lup. 2
  • Jjuuni 5-11

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 5-11
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Jjuuni lup. 2

Jjuuni 5-11

YEREMIYA 51-52

  • Oluyimba 37 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Byonna Yakuwa by’Ayogera Bituukirira”: (Ddak. 10)

    • Yer 51:11, 28​—Yakuwa yalaga abandiwambye Babulooni (it-2-E 360 ¶2-3)

    • Yer 51:30​—Yakuwa yalaga nti Abababulooni tebandisobodde kwerwanako (it-2-E 459 ¶4)

    • Yer 51:37, 62​—Yakuwa yalaga nti Babulooni kyandifuuse matongo (it-1-E 237 ¶1)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 51:25​—Lwaki Babulooni kyogerwako “ng’olusozi oluzikiriza”? (it-2-E 444 ¶9)

    • Yer 51:42​—Kiki ekyogerwako wano ‘ng’ennyanja eyandibuutikidde’ Babulooni? (it-2-E 882 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 51:1-11

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okulaga abantu ebiri ku mukutu jw.org/lg ku muko, ENJIGIRIZA ZA BAYIBULI > EBIYAMBA AMAKA.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 152

  • “Okukkiriza kw’Olina mu Bisuubizo bya Yakuwa Kunywevu Kwenkana Wa?”: (Ddak. 15) Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Bakubirize okukubaganyanga ne bakkiriza bannaabwe ebirowoozo ku bunnabbi obuli mu Bayibuli, buli omu asobole okunyweza okukkiriza kwa munne.​—Bar 1:11, 12.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 12 ¶9-14

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 3 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza