LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Apuli lup. 6
  • Apuli 17-23

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 17-23
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Apuli lup. 6

Apuli 17-23

YEREMIYA 25-28

  • Oluyimba 137 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Beera Muvumu nga Yeremiya”: (Ddak. 10)

    • Yer 26:2-6​—Yakuwa yalagira Yeremiya okulabula Abayisirayiri (w10 1/1 24 ¶6)

    • Yer 26:8, 9, 12, 13​—Yeremiya teyaggwaamu maanyi wadde ng’abalabe be baamutiisatiisa (jr-E 21 ¶13)

    • Yer 26:16, 24​—Yeremiya yayoleka obuvumu, era Yakuwa yamuyamba (w10 1/1 25 ¶1)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 27:2, 3​—Kiki ekiyinza okuba nga kye kyaleetera ababaka okuva mu mawanga ag’enjawulo okugenda e Yerusaalemi, era lwaki Yeremiya yabakolera ebikoligo? (jr-E 27 ¶21)

    • Yer 28:11​—Yeremiya yeeyisa atya mu ngeri ey’amagezi nga Kananiya amuwakanya, era kiki kye tuyinza okumuyigirako? (jr-E 187-188 ¶11-12)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 27:12-22

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-36​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-36​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 7 ¶4-5​—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 17

  • “Ennyimba z’Obwakabaka Zituzzaamu Amaanyi”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Oluyimba Olwazzaamu Abasibe Amaanyi.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 10 ¶9-15, akas. ku lup. 114

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 48 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza