LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Apuli lup. 2
  • Apuli 3-9

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 3-9
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Apuli lup. 2

Apuli 3-9

YEREMIYA 17-21

  • Oluyimba 69 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Kkiriza Yakuwa Akubumbe”: (Ddak. 10)

    • Yer 18:1-4​—Omubumbi aba n’obuyinza ku bbumba (w99 4/1 22 ¶3)

    • Yer 18:5-10​—Yakuwa alina obuyinza ku bantu (it-2-E 776 ¶4)

    • Yer 18:11​—Tusaanidde okukkiriza Yakuwa atubumbe (w99-E 4/1 22 ¶4-5)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 17:9​—Obulimba bw’omutima buyinza kweyoleka butya? (w01 11/1 20 ¶13)

    • Yer 20:7​—Mu ngeri ki Yakuwa gye yalimba Yeremiya ng’akozesa amaanyi ge? (w07 4/1 9 ¶6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 21:3-14

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okuddayo eri abantu be baalekera tulakiti Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 118

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5) Oba oyinza okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb16-E 22)

  • “Baanirize n’Essanyu”: (Ddak. 10) Sooka oyogere ku kitundu kino okumala eddakiika ssatu. Ng’ofundikira, mulabe vidiyo erina omutwe, Steve Gerdes: Tetulyerabira Engeri gye Baatwanirizaamu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 9 ¶22-26, akas. ku lup. 109, n’ebyongerezeddwako ku lup. 218-219

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 115 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza