LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Maaki lup. 6
  • Maaki 27–Apuli 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 27–Apuli 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maaki lup. 6

Maaki 27–Apuli 2

YEREMIYA 12-16

  • Oluyimba 135 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Abayisirayiri Beerabira Yakuwa”: (Ddak. 10)

    • Yer 13:1-5​—Yeremiya yagondera ekiragiro kya Yakuwa n’agenda n’akweka omusipi, wadde nga tekyali kyangu (jr-E 51 ¶17)

    • Yer 13:6, 7​—Yeremiya bwe yatindigga olugendo okugenda okuggyayo omusipi gwe yali akwese, yasanga gwonoonese (jr-E 52 ¶18)

    • Yer 13:8-11​—Yakuwa yakozesa ekyokulabirako ekyo okulaga nti enkolagana ey’oku lusegere gye yalina n’Abayisirayiri yali egenda kwonooneka olw’obujeemu bwabwe (jr-E 52 ¶19-20; it-1-E 1121 ¶2)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 12:1, 2, 14​—Kibuuzo ki Yeremiya kye yabuuza Yakuwa, era Yakuwa yamuddamu atya? (jr-E 118 ¶11)

    • Yer 15:17​—Yeremiya yeewalanga kukolagana na bantu ba ngeri ki, era kiki kye tumuyigirako? (w04 5/1 21 ¶16)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 13:15-27

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo n’okulaga vidiyo​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo n’okulaga vidiyo​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Okwogera: (Ddak. 6) w16.03 29-31​—Omutwe: Ddi abantu ba Katonda lwe baatwalibwa mu buwambe mu Babulooni Ekinene?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 139

  • “Yamba ab’Omu Maka Go Obuteerabira Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo “Ebigambo Bino . . . Binaabanga ku Mutima Gwo”​—Ebyogerwa ku Kusinza kw’Amaka.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 9 ¶13-21, akas. ku lup. 104

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 4 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza