Jjanwali 23-29
ISAAYA 38-42
Oluyimba 78 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Abo Abakooye, Yakuwa Abawa Amaanyi”: (Ddak. 10)
Is 40:25, 26—Yakuwa ye nsibuko y’amaanyi (ip-1-E 409-410 ¶23-25)
Is 40:27, 28—Yakuwa amanyi ebizibu bye tuyitamu, era ne bwe tuba nga tuyisiddwa mu ngeri etali ya bwenkanya (ip-1-E 413 ¶27)
Is 40:29-31—Yakuwa awa amaanyi abo abamwesiga (ip-1-E 413-415 ¶29-31)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Is 38:17—Yakuwa asuula atya ebibi byaffe emabega we? (w03 7/1 27 ¶17)
Is 42:3—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya ku Yesu? (w15 2/15 8 ¶13)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 40:6-17
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) dg—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) dg—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 38-39 ¶6-7—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Teweerabira Kusabira Bakristaayo Bannaffe Abayigganyizibwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya Birowoozo. Musooke mulabe vidiyo erina omutwe, Abajulirwa ba Yakuwa Baddamu Okuwozesebwa mu Taganrog—Obutali Bwenkanya Bulikoma Ddi?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 6 ¶16-23
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 52 n’Okusaba