LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Noovemba lup. 2
  • Noovemba 7-13

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Noovemba 7-13
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Noovemba lup. 2

Noovemba 7-13

ENGERO 27-31

  • Oluyimba 86 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Bayibuli Ennyonnyola Omukyala Omulungi bw’Abeera”: (Ddak. 10)

    • Nge 31:10-12​—Aba yeesigika (w15 1/15 20 ¶10; w00 2/1 31 ¶2; it-2-E 1183)

    • Nge 31:13-27​—Aba mukozi (w00 2/1 31 ¶3-4)

    • Nge 31:28-31​—Aba mukyala ayagala ennyo eby’omwoyo era agwana okutenderezebwa (w15 1/15 20 ¶8; w00 2/1 31 ¶5, 8)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Nge 27:12​—Tuyinza tutya okukyoleka nti tuli ba magezi bwe kituuka ku kusalawo engeri gye tuneesanyusaamu? (w15 7/1 8 ¶3)

    • Nge 27:21​—Okutenderezebwa omuntu kw’afuna kuyinza kumugezesa kutya? (w11-E 8/1 29 ¶2; w06 11/1 11 ¶11)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Nge 29:11–30:4

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula ezaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 89

  • “Omwami we Amanyiddwa ku Miryango gy’Ekibuga”: (Ddak. 5) Kwogera. Kwa kuweebwa mukadde.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10) Oba oyinza okusalawo okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb16-E 40-41)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv Ebyongerezeddwako lup. 207-209

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 125 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza