LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Okitobba lup. 7
  • “Yigiriza Omwana Ekkubo ly’Asaanidde Okutambuliramu”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Yigiriza Omwana Ekkubo ly’Asaanidde Okutambuliramu”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Abazadde—Mutendeke Abaana Bammwe mu Kwagala
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
  • Abaana Bo Osaanidde Kubakangavvula Otya?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Okukangavvula—Bukakafu Obulaga nti Katonda Atwagala
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Tendeka Omwana Wo Okuva mu Buwere
    Ekyama eky’Okufuna Essanyu mu Maka
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Okitobba lup. 7

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ENGERO 22-26

“Yigiriza Omwana Ekkubo ly’Asaanidde Okutambuliramu”

Maama asoma ne muwala we Ebyawandiika, nga taata ne mutabani we babumba ebibya

Ekitabo ky’Engero kirimu amagezi amalungi agasobola okuyamba abazadde. Ng’omuti bwe gukula obulungi nga bagulabiridde bulungi, n’okugunjula omwana kimuyamba okwagala okuweereza Yakuwa ng’akuze.

22:6

Omuntu asiba akatabi ku muti
  • Okuyigiriza omwana ekkubo ly’asaanidde okutambuliramu kitwala ekiseera era kyetaagisa okufuba

  • Abazadde balina okubuulirira abaana baabwe, okubakangavvula, okubazzaamu amaanyi, n’okubateerawo ekyokulabirako ekirungi

22:15

  • Okukangavvula kuba kugunjula mwana mu ngeri ey’okwagala era eneemuyamba okweyisa obulungi

  • Abaana basaanidde okukangavvulwa mu ngeri ezitali zimu

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza