LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Agusito lup. 2
  • Agusito 1-7

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 1-7
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Agusito lup. 2

Agusito 1-7

ZABBULI 87-91

  • Oluyimba 49 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Sigala mu Kifo eky’Ekyama eky’Oyo Asingayo Okuba Waggulu”: (Ddak. 10)

    • Zb 91:1, 2​—‘Ekifo kya Yakuwa eky’ekyama’ kituwa obukuumi mu by’omwoyo (w10 2/15 27 ¶10-11)

    • Zb 91:3​—Okufaananako omutezi w’ebinyonyi, Sitaani agezaako okutukwasa (w07 10/1 28-32 ¶1-18)

    • Zb 91:9-14​—Yakuwa kye kiddukiro kyaffe (w10 1/15 10-11 ¶13-14; w01 12/1 17-18 ¶13-19)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 89:34-37​—Ndagaano ki eyogerwako mu nnyiriri zino, era kyakulabirako ki Yakuwa kye yakozesa okulaga nti erina okutuukirira? (w14 10/15 10 ¶14; w07-E 7/15 32 ¶3-4)

    • Zb 90:10, 12​—Tuyinza tutya ‘okubala ennaku zaffe tusobole okufuna omutima ogw’amagezi’? (w06 9/1 11 ¶4; w01 12/1 11 ¶19)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 90:1-17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula ezaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 141

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 5)

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okuyamba Abayizi ba Bayibuli Okukulaakulana Okutuuka ku Kwewaayo n’Okubatizibwa”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Ng’okozesa ebibuuzo ebiweereddwa wano, buuza omubuulizi eyayamba omuntu okukulaakulana n’atuuka okwewaayo n’okubatizibwa. Mubuuze: Wayamba otya omuyizi wo okwagala Yakuwa? Wayamba otya omuyizi wo okutuuka ku biruubirirwa eby’omwoyo?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 21 ¶1-12

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 137 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza