LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Jjulaayi lup. 2
  • Jjulaayi 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjulaayi lup. 2

Jjulaayi 4-10

ZABBULI 60-68

  • Oluyimba 104 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Tendereza Yakuwa, Oyo Awulira Okusaba”: (Ddak. 10)

    • Zb 61:1, 8​—Saba Yakuwa akuyambe okutuukiriza bye weeyama (w99-E 9/15 9 ¶1-4)

    • Zb 62:8​—Kirage nti weesiga Yakuwa ng’omutegeeza buli ekikuli ku mutima (w15 4/15 25-26 ¶6-9)

    • Zb 65:1, 2​—Yakuwa awulira okusaba kw’abantu bonna ab’emitima emirungi (w15 4/15 22 ¶13-14; w10 4/15 5 ¶10; it-2-E 668 ¶2)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 63:3​—Lwaki okwagala kwa Yakuwa okutajjulukuka kusinga obulamu? (w06 7/1 11 ¶7)

    • Zb 68:18​—‘Ebirabo mu bantu’ baali baani? (w06 7/1 10 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 63:1–64:10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula zaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 81

  • “Okubaako Bye Twerekereza Kitusobozesa Okutendereza Katonda”: (Ddak. 15) Mukubaganye ebirowoozo ku kitundu kino. Oluvannyuma musseeko vidiyo Tulina Bye Twerekereza, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Kubiriza bonna okubaako bye beerekereza basobole okugaziya ku buweereza bwabwe.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 19 ¶1-16

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 88 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza