LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Apuli lup. 5
  • Apuli 18-24

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 18-24
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Apuli lup. 5

Apuli 18-24

YOBU 28-32

  • Oluyimba 17 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yobu Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi mu Kukuuma Obugolokofu”: (Ddak. 10)

    • Yobu 31:1​—Yobu yakola “endagaano” n’amaaso ge (w15 6/15 16 ¶13; w15 1/15 25 ¶10)

    • Yobu 31:13-15​—Yobu yali mwetoowaze, mwenkanya, era ng’afaayo ku balala (w10 11/15 30 ¶8-9)

    • Yobu 31:16-25​—Yobu yayambanga abanaku (w10 11/15 30 ¶10-11)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 32:2​—Mu ngeri ki Yobu gye yagezaako okulaga nti “ye mutuufu so si Katonda”? (w15 7/1 12 ¶2; it-1-E 606 ¶5)

    • Yobu 32:8, 9​—Lwaki Eriku muli yawulira nga yali asobola okubaako ky’ayogera wadde nga yali muto okusinga banne? (w06 4/1 32 ¶1; it-2-E 549 ¶6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 30:24–31:14 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: g16.2 12-13​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo (Ddak. 2 oba obutawera)

  • Ng’Ozzeeyo: g16.2 12-13​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 4 oba obutawera)

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: bh 148 ¶8-9 (Ddak. 6 oba obutawera)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 115

  • Koppa Obugolokofu bw’Abalala (1Pe 5:9): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo Harold King: Yasigala nga Mwesigwa ng’Ali mu Kkomera. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Biki ebyayamba Ow’oluganda King okusigala nga munywevu mu by’omwoyo ng’ali mu kkomera? Okuyimba ennyimba z’Obwakabaka kiyinza kitya okutuyamba okugumira embeera enzibu? Ekyokulabirako ky’Ow’oluganda King kikuzzaamu kitya amaanyi?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 13 ¶13-25, eby’okulowoozaako ku lup. 114 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 81 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza