LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Febwali lup. 2
  • Febwali 1-7

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Febwali 1-7
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Febwali lup. 2

Febwali 1-7

NEKKEMIYA 1-4

  • Oluyimba 126 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Nekkemiya Yali Ayagala Nnyo Okusinza okw’Amazima”: (Ddak. 10)

    • [Musseeko vidiyo, Okwanjula Ekitabo kya Nekkemiya.]

    • Nek 1:11–2:3​—Kyasanyusanga nnyo Nekkemiya okulaba nti okusinza okw’amazima kugenda mu maaso (w06 2/1 29 ¶7)

    • Nek 4:14​—Okwesiga Yakuwa kyayamba Nekkemiya okugumira okuziyizibwa (w06 2/1 30 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Nek 1:1; 2:1​—Lwaki tuyinza okugamba nti ‘omwaka ogw’amakumi abiri’ ogwogerwako mu Nekkemiya 1:1 ne 2:1 gwali mwaka gwe gumu? (w06 2/1 28 ¶5)

    • Nek 4:17, 18​—Kyasoboka kitya abantu okuzimba bbugwe nga bakozesa omukono gumu? (w06 2/1 29 ¶1)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Nek 3:1-14 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era buli luvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Ggumiza obukulu bw’okulekawo kye tunaayogerako nga tuzzeeyo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula zaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 103

  • Weeteeketeeke Osobole Okuweereza nga Payoniya Omuwagizi mu Maaki ne Apuli: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku ebyo ebituukirawo ebiri mu kitundu ekirina omutwe, “Ganyulwa mu Bujjuvu mu Kiseera ky’Ekijjukizo!” (km 2/14 2) Kiggumize nti kyetaagisa okweteekateeka nga bukyali. (Nge 21:5) Buuza ebibuuzo ababuulizi babiri abaaweerezaako nga bapayoniya abawagizi. Biki bye baakola okusobola okuweereza nga bapayoniya abawagizi? Miganyulo ki gye baafuna?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 8 ¶1-16 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 135 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza