LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Jjanwali lup. 6
  • Jjanwali 25-31

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 25-31
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjanwali lup. 6

Jjanwali 25-31

EZERA 6-10

  • Oluyimba 10 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Ayagala Tumuweereze nga Tetuwalirizibwa”: (Ddak. 10)

    • Ezr 7:10​—Ezera yateekateeka omutima gwe

    • Ezr 7:12-28​—Ezera yakola enteekateeka okuddayo e Yerusaalemi

    • Ezr 8:21-23​—Ezera yali mukakafu nti Yakuwa ajja kukuuma abaweereza be

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezr 9:1, 2​—Lwaki kyali kya kabi Abayisirayiri okufumbiriganwa n’abantu ab’amawanga amalala? (w06 1/1 26 ¶1)

    • Ezr 10:3​—Lwaki Abayisirayiri baagoba abakazi abagwira awamu n’abaana baabwe? (w06 1/1 26 ¶2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Ezr 7:18-28 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi agaba brocuwa Amawulire Amalungi. Akozesa essomo 8, ekibuuzo 1, akatundu 1.  Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi ezzeeyo eri omuntu gwe yalekera brocuwa Amawulire Amalungi. Akozesa essomo 8, ekibuuzo 1, akatundu 2. Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) Laga eky’okulabirako ng’omubuulizi ayigiriza omuntu Bayibuli. Akozesa brocuwa Amawulire Amalungi, essomo 8, ekibuuzo 2.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 138

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Lekawo Kye Munaayogerako ng’Ozzeeyo”: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo ya Jjanwali eraga ng’ababuulizi balekawo kye banaayogerako nga bazzeeyo oluvannyuma lw’okugaba Omunaala gw’Omukuumi ne brocuwa Amawulire Amalungi.

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 8)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 7 ¶15-27, eby’okulowoozaako (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 120 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza