Ebirango
◼ Eby’okugaba mu Noovemba ne Ddesemba: Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? oba emu ku tulakiti zino wammanga: Ddala Abafu Basobola Okuddamu Okuba Abalamu? ne Okubonaabona Kuliggwaawo? Jjanwali ne Febwali: Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! oba emu ku brocuwa zino wammanga: Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo—Olizudde?, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda, Wuliriza Katonda, ne Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna. Maaki ne Apuli: Omunaala gw’Omukuumi ne Awake!