LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 7/15 lup. 4
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Laba Ebirala
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Ezimu ku Nnyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 7/15 lup. 4

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Omunaala gw’Omukuumi Agusito 1

“Tubakyaliddeko okwogera ku kizibu ekituuka ku buli muntu. Buli omu anakuwala nnyo bw’afiirwa omuntu we, si bwe kiri? [Muleko abeeko ky’addamu.] Weetegereze ekisuubizo kino ekizzaamu amaanyi ekiri mu Bayibuli. [Soma Okubikkulirwa 21:3, 4.] Bayibuli etuwa essuubi nti ekiseera kijja kutuuka abantu baffe abaafa bazuukire. Akatabo kano kannyonnyola engeri ekyo gye kinaabaawo.”

Awake! Agusito

“Tubaleetedde akatabo akalaga nti ddala omubiri gw’omuntu kyamagero. [Mulage ekifaananyi ekiri kungulu ku Awake!] Abamu bagamba nti twava mu nsolo, ate abalala nti twatondebwa. Ggwe olowooza otya? [Muleke abeeko ky’addamu.] Akatabo kano kalaga ebyo ebizuuliddwa ebiraga nti omubiri gw’omuntu kyamagero.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza