LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 4/14 lup. 8
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Laba Ebirala
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
km 4/14 lup. 8

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Okufuna Abayizi ba Bayibuli ku Lwomukaaga Olusooka mu Maayi

“Ekibuuzo kino wandikizzeemu otya?” [Mulage ekibuuzo ekisooka ku lupapula olusembayo olw’Omunaala gw’Omukuumi ogwa Maayi 1, era omuleke abeeko ky’addamu.] Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku ebyo ebiri wansi w’ekibuuzo ekyo era musome waakiri ekimu ku byawandiikibwa ebiragiddwa. Muwe magazini, era okole enteekateeka ey’okuddayo mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekiddako.

Omunaala gw’Omukuumi Maayi 1

“Abantu bangi beebuuza ebinaabaawo mu biseera eby’omu maaso. Okusinziira ku biriwo mu nsi, olowooza ebiseera eby’omu maaso biriba bitya? Obyesunga? [Muleke abeeko ky’addamu. Oluvannyuma soma ekimu ku byawandiikibwa ebiri wansi w’omutwe “Katonda Atubuulira Ebinaabaawo mu Biseera eby’Omu Maaso.”] Akatabo kano koogera ku bimu ku bintu ebijja okubaawo mu biseera eby’omu maaso, era kalaga n’ensonga lwaki tusaanidde okuba abakakafu nti ebintu ebyo bijja kubaawo.”

Awake! Maayi

“Ennaku zino abantu bangi bakola nnyo ne bakoowa era ekyo kibaleetera okweraliikirira. Olowooza kiki ekisobola okuyamba abantu ng’abo? [Muleke abeeko ky’addamu.] Bangi amagezi gano agali mu Bayibuli gabayambye. [Soma Matayo 6:34.] Akatabo kano kalimu amagezi amalala ageesigamiziddwa ku Bayibuli agasobola okutuyamba.”

Eri ababuulizi: Magazini eno eyinza okusikiriza abakozi.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza