LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 4/13 lup. 7
  • Otera Okutunulako Awatimbibwa Amabaluwa?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Otera Okutunulako Awatimbibwa Amabaluwa?
  • Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Laba Ebirala
  • Abalabirizi ab’Okulunda Ekisibo
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
  • Obulagirizi obukwata ku lukuŋŋaana lw’obulamu bw’ekikristaayo
    Obulagirizi Obukwata ku Lukuŋŋaana lw’Obulamu bw’Ekikristaayo
  • Enteekateeka Empya ey’Olukuŋŋaana lw’Ekibiina
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Abaweereza Balina Buvunaanyizibwa Ki?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
km 4/13 lup. 7

Otera Okutunulako Awatimbibwa Amabaluwa?

Abakadde, abaweereza, n’abalala abaweebwa obuvunaanyizibwa mu kibiina batera okutunulako awatimbibwa amabaluwa bamanye lwe balina obuvunaanyizibwa. Kyokka ekifo ekyo kibaako ebintu ebikulu ffenna bye twetaaga okumanya. Omanyi lwe munaayonja Ekizimbe ky’Obwakabaka? Omulabirizi w’ekitundu oba ofiisi y’ettabi erina ebbaluwa gy’eweerezza mu kibiina? Omanyi omutwe gw’emboozi ya bonna eneeweebwa osobole okuyita omuyizi wo owa Bayibuli? Waliwo enkyukakyuka ezikoleddwa mu biseera by’enkuŋŋaana oba mu kibinja kyo eky’obuweereza? Ebisinga obungi ku ebyo tebikyalangibwa mu nkuŋŋaana, era abakadde bayinza obutasobola kubitegeeza buli mubuulizi. N’olwekyo, tusaanidde okukeberanga awatimbibwa amabaluwa. Bwe tunaakola bwe tutyo, ebintu byonna bijja kukolebwa “mu ngeri esaanira era entegeke obulungi.”—1 Kol. 14:40.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza