LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 1/12 lup. 4
  • Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 1/12 lup. 4

Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira

Kenya: Mu Agusito, waaliwo entikko empya ey’ababuulizi 24,926 era okwo kwali kweyongerayongera kwa babuulizi basatu ku buli kikumi mu mwaka gw’obuweereza ogwa 2011. Okutwalira awamu, abantu 40,396 be baayigirizibwanga Bayibuli buli mwezi era ng’okutwalira awamu buli mubuulizi yayigirizanga omuyizi wa Bayibuli 1.

Uganda: Twatuuka ku ntikko empya ey’ababuulizi 5,580 abeenyigira mu mulimu gw’okubuulira mu Agusito. Omwaka gw’obuweereza we gwaggwerako waaliwo okweyongerayongera kwa babuulizi mukaaga ku buli kikumi. Okutwalira awamu abantu 14,154 be baayigirizibwanga Bayibuli buli mwezi, era nga kuno kwali kweyongerayongera kwa bayizi kkumi ku buli kikumi. Nga kya ssanyu nnyo okwenyigira mu mulimu guno ogw’amakungula ag’eby’omwoyo!​—Luk. 10:2.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza