Ebyatuukibwako mu Buweereza bw’Ennimiro
Kenya: Mu mwezi gwa Jjuuni twatuuka ku ntikko empya ey’abayizi ba Baibuli 39,255.
Uganda: Mu mwezi gwa Jjuuni ababuulizi 4,896 baagaba ebitabo 9,886, baayigiriza abayizi ba Baibuli 12,635, era ng’emiwendo gino yali ntikko mpya.