LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 4/08 lup. 6
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Laba Ebirala
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini Apuli
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
km 4/08 lup. 6

Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

The Watchtower Mak. 1

“Buli lunaku tuwulira ebikwata ku kubonaabona, endwadde, n’okufa. Ggwe olowooza ekiseera kirituuka ne tulokolebwa okuva mu bizibu bino? [Muleke abeeko ky’addamu.] Ekyawandiikibwa kino kiyambye obukadde n’obukadde bw’abantu okuba ne ssuubi. [Soma Yokaana 3:16.] Magazini eno ennyonnyola ‘Engeri Okufa kwa Yesu Gye Kusobola Okutulokola.’”

Awake! Mak.

“Ggwe olowooza obulombolombo bwa kabi, oba nedda? [Muleke abeeko ky’addamu.] Baibuli egamba bw’eti. [Soma Isaaya 65:11.] Ekitundu kino kinnyonnyola obanga obulombolombo bukkiriziganya n’enjigiriza za Baibuli.” Mulage ekitundu ekitandikira ku lupapula 10.

The Watchtower Apu. 1

“Tewandyagadde kulaba ng’obunnabbi buno butuukirizibwa? [Soma Isaaya 2:4. Oluvannyuma muleka abeeko ky’addamu.] Weetegereze nti Katonda ajja kuyingira mu nsonga z’abantu era abeeko ky’akolawo. Baibuli ekiraga bulungi nti Katonda ajja kulwana olutalo oluyitibwa Kalumagedoni olujja okukomya entalo zonna. Magazini eno ennyonnyola ekyo olutalo lwa Kalumagedoni kye luli era n’ensonga lwaki tusaanidde okulwesunga.”

Awake! Apu.

“Olowooza kiyinzika okuba nga tuli mu kiseera ekyogerwako wano? [Soma 2 Timoseewo 3:1-4. Oluvannyuma muleke abeeko ky’addamu.] Waliwo ensonga ennuŋŋamu etuleetera okusanyukira ennaku ez’oluvannyuma kubanga ziraga nti waliwo ebintu ebirungi ebinaatera okutuuka ku nsi. Magazini eno ennyonnyola ensonga eno.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza