LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 6/07 lup. 6-7
  • Ebirango

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
km 6/07 lup. 6-7

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Jjuuni: Is There a Creator Who Cares About You? oba Ekyama eky’Okufuna Essanyu mu Maka. Tuyinza n’okugaba akatabo Okumanya. Jjulaayi na Agusito: Brocuwa yonna ey’empapula 32 ku zino wammanga eyinza okugabibwa: Beera Bulindaala!, Ddala Katonda Afaayo Gye Tuli?, Gavumenti Eneereeta Olusuku lwa Katonda, Kiki Ekitutuukako Bwe Tufa?, “Look! I Am Making All Things New,” Nnyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna, Should You Believe in the Trinity?, The Divine Name That Will Endure Forever, What Is the Purpose of Life​—How Can You Find It?, ne When Someone You Love Dies. Mu bitundu ebirala ebibuulirwamu, brocuwa zino wammanga ziyinza okuba nga zituukirawo: A Book for All People, A Satisfying Life​—How to Attain It, Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo​—Olizudde?, Emyoyo gy’Abafu​—Giyinza Okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?, Our Problems​—Who Will Help Us Solve Them? n’ako akayitibwa Will There Ever Be a World Without War? Ssebutemba: Akatabo Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? ke kajja okukozesebwa. Essira lijja kuteekebwa ku kutandika okuyigiriza abantu Baibuli ku mulundi gwe tuba tusoose okubakyalira. Bwe kiba nti akatabo ako abantu bakalina, bannyonnyole engeri gye kayinza okubaganyulamu ng’obalaga mu bufunze ngeri gye tuyigirizaamu abantu Baibuli.

◼ Omulabirizi akubiriza akakiiko k’abakadde oba omuntu yenna gw’aba alonze asaanidde okwekenneenya ebiwandiiko by’embalirira y’ekibiina eby’omwezi gwa Maaki, Apuli, ne Maayi. Nga kino kimaze okukolebwa, ekibiina kisaanidde okutegeezebwa nga lipoota y’eby’embalirira eddako emaze okusomebwa.​—Laba foomu eyitibwa Instructions for Congregation Accounting (S-27).

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza