Ebirango
◼ Ebitabo eby’okugaba mu Jjuuni: Katonda Atwetaagisa Ki? Teeka essira ku kufuna b’oyigiriza Baibuli mu maka gaabwe. Jjulaayi ne Agusito: Emu ku brocuwa zino ez’empapula 32 eyinza okukozesebwa: Ddala Katonda Afaayo Gye Tuli?, Gavumenti Eneereeta Olusuku lwa Katonda, Kiki Ekitutuukako Bwe Tufa?, Nyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna!, Should You Believe in the Trinity?, What Is the Purpose of Life—How Can You Find It?, ne When Someone You Love Dies. Brocuwa A Book for All People, Emyoyo gy’Abafu—Gisobola Okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?, Our Problems—Who Will Help Us Solve Them?, ne Will There Ever Be a World Without War? ziyinza okugabibwa we kisaanira. Era n’obutabo Ebigambo Bino Ebirungi eby’Obwakabaka ne Emyoyo Egitalabika buyinza okukozesebwa mu myezi gino. Ssebutemba: Revelation—Its Grand Climax At Hand.
◼ Kaadi eziriko ekifaananyi kya Ofiisi y’Ettabi ey’e Kenya kati zisobola okufunibwa mu Lungereza.
◼ Ebitabo Ebiriwo:
Enjigiriza za Baibuli Ezisookerwako—Lupunjabi
How to Start and Continue Studies—Lupunjabi
Insight on the Scriptures—Lungereza
Katonda Atwetaagisa Ki?—Lungereza, Luluwo
My Book of Bible Stories—Lungereza, Luswayiri
New World Translation of the Holy Scriptures (akatono)—Lungereza
New World Translation of the Holy Scriptures (eya bulijjo)—Lungereza
Sing Praises to Jehovah (akatono)—Lungereza, Luswayiri
Yesu Kristo—y’Ani? (Tract No. 23)—Lungereza
Watchtower and Awake! Bound Volumes, 1999—Lungereza