Ogw’Okusoma
OKITOBBA 2018
EBITUNDU EBY’OKUSOMA: DDESEMBA 3-30, 2018
© 2018 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
VENEZUELA
Maama n’abaana be nga baliko bye banywa nga bali mu mulimu gw’okubuulira mu Telares de Palo Grande, Caracas
ABABUULIZI
149,355
ABAYIZI BA BAYIBULI
209,866
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2017)
478,266
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.jw.org/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.