Ogw’Okusoma mu Kibiina
AGUSITO 2018
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: OKITOBBA 1-28, 2018
© 2018 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
MALAWI
Omulabirizi w’ekitundu ne mukyala we nga beetegese okugenda okukyalira ekibiina ekiddako. Ku ggaali zaabwe basitulirako ebitabo, projekita, ebyuma by’amaloboozi, n’ebimu ku bintu byabwe
ABABUULIZI
93,412
ABAYIZI BA BAYIBULI
145,504
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2017)
315,784
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.jw.org/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.