LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w18 Jjanwali lup. 2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
w18 Jjanwali lup. 2

Ebirimu

3 Beewaayo Kyeyagalire​—Mu Madagascar

WIIKI YA FEBWALI 26, 2018–MAAKI 4, 2018

7 “Oyo Akooye Amuwa Amaanyi”

Bwe tuwulira ng’ebizibu bituyitiriddeko, kiki kye tuyinza okukola? Ekitundu kino kyogera ku kyawandiikibwa ky’omwaka 2018 era kiraga ensonga lwaki twandikkiriza Yakuwa okutuzzaamu amaanyi, era n’engeri ekyo gy’akikolamu.

WIIKI YA MAAKI 5-11, 2018

12 Obumu Obubaawo ku Mukolo gw’Ekijjukizo Buleeta Essanyu

Omukolo gw’okujjukira okufa kwa Yesu gujja kubaawo ku Lwomukaaga nga Maaki 31, 2018. Tuyinza tutya okweteekerateekera omukolo ogwo, tuyinza tutya okuganyulwa mu kugubeerako, era omukolo ogwo guleetera gutya abantu ba Katonda okuba obumu? Ekitundu kino kiddamu ebibuuzo ebyo.

WIIKI YA MAAKI 12-18, 2018

17 Lwaki Tuwa Oyo Alina Buli Kimu?

Ebintu byonna bye tulina byava eri Yakuwa. Wadde kiri kityo, atusuubira okukozesa ku ssente zaffe okuwagira omulimu ogukolebwa ekibiina kye leero. Ekitundu kino kiraga ensonga lwaki kikulu okuwa Yakuwa ku bintu byaffe eby’omuwendo era n’engeri gye tuganyulwa mu kukola ekyo.

WIIKI YA MAAKI 19-25, 2018

22 Kwagala kwa Ngeri Ki Okuleeta Essanyu Erya Nnamaddala?

WIIKI YA MAAKI 26, 2018–APULI 1, 2018

27 Laba Enjawulo Eriwo mu Bantu

Ekitundu ekisooka kiraga nti essanyu erya nnamaddala liva mu kwagala Katonda so si mu kwagala okutali kwa nnamaddala abantu b’omu ‘nnaku zino ez’enkomerero’ kwe booleka. (2 Tim. 3:1) Ekitundu eky’okubiri kiraga engeri enneeyisa y’abantu mu nnaku ez’enkomerero gy’eyawukana ennyo ku nneeyisa y’abantu ba Katonda.

32 Obadde Okimanyi?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza