Ogw’Okusoma mu Kibiina
MAAKI 2017
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: MAAYI 1-28, 2017
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
ROMANIA
Omukadde oyo ne mukyala we bakizudde nti ku Ssande oluvannyuma lw’enkuŋŋaana kyangu okusanga abantu awaka mu bukiikakkono bwa Romania okubabuulira. Mu bantu abo mwe muli n’abakyala abo ababiri abasunsula ebyoya by’endiga.
ABABUULIZI
40,575
ABAYIZI BA BAYIBULI
25,623
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2015)
78,300
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.jw.org/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.