LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w17 Jjanwali lup. 2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
w17 Jjanwali lup. 2

Ebirimu

3 Beewaayo Kyeyagalire

WIIKI YA FEBWALI 27, 2017–MAAKI 5, 2017

7 “Weesigenga Yakuwa era Kolanga Ebirungi”

Ekitundu kino kiraga engeri ekyawandiikibwa ky’omwaka 2017 gye kitukubirizaamu okwesiga Yakuwa nga tuli mu mbeera enzibu. Okwetegereza ebyokulabirako abaweereza ba Yakuwa ab’edda bye baateekawo, kijja kutuyamba okulaba engeri gye tuyinza okwesiga Yakuwa nga bwe tufuba okubaako kye tukolawo okugonjoola ebizibu bye tulina n’okuyamba abalala.

WIIKI YA MAAKI 6-12, 2017

12 Kozesa Bulungi Ekirabo eky’Eddembe ery’Okwesalirawo

Ekitundu kino kiraga engeri gye tuyinza okukozesaamu eddembe ery’okwesalirawo okukola Katonda by’ayagala. Era kituyamba okulaba engeri gye tuyinza okukiraga nti tussa ekitiibwa mu ddembe ly’abalala ery’okwesalirawo.

WIIKI YA MAAKI 13-19, 2017

17 Ensonga Lwaki Kikulu Okuba Omwetoowaze

WIIKI YA MAAKI 20-26, 2017

22 Osobola Okwoleka Obwetoowaze ne mu Mbeera Enzibu

Ebitundu bino ebibiri byogera ku bwetoowaze. Ekitundu ekisooka kijja kutuyamba okumanya obwetoowaze kye buli ne kye butali. Ekitundu eky’okubiri kiraga engeri gye tuyinza okwoleka obwetoowaze ne mu mbeera enzibu.

WIIKI YA MAAKI 27, 2017–APULI 2, 2017

27 Ebintu Bino “Bitegeeze Abasajja Abeesigwa”

Ekiseera bwe kigenda kiyitawo ab’oluganda abato batandika okukola emirimu ab’oluganda abakaddiye gye baali bakola. Ekitundu kino kiraga engeri ab’oluganda abato gye bayinza okukolera awamu n’ab’oluganda abakaddiye.

32 Obadde Okimanyi?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza