Ogw’Okusoma mu Kibiina
NOOVEMBA 2016
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: DDESEMBA 26, 2016–JJANWALI 29, 2017
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
ANGOLA
Bapayoniya mu kibuga Benguela nga bayigiriza omuntu Bayibuli nga bakozesa olulimi lwa bakiggala. Bakozesa akatabo Wuliriza Katonda Obe Mulamu emirembe Gyonna. Mu kibuga ekyo mulimu ababuulizi bakiggala 10 era abaaliwo ku kijjukizo mu 2015 mu kibiina ekikozesa olulimi lwa bakiggala baali 62
ABABUULIZI
115,948
ABAYIZI BA BAYIBULI
502,848
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2015)
529,827
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.jw.org/lg
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.