LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w12 6/15 lup. 12-13
  • Bakabaka Omunaana Bamanyibwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bakabaka Omunaana Bamanyibwa
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Laba Ebirala
  • Yakuwa Ye “Mubikkuzi w’Ebyama”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Yakuwa Abikkula “Ebintu Ebiteekwa Okubaawo Amangu”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Ekitabo ky’Okubikkulirwa Kyogera Ki ku Ekyo Ekinaatuuka ku Balabe ba Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
w12 6/15 lup. 12-13

Bakabaka Omunaana Bamanyibwa

Obunnabbi obuli mu kitabo kya Danyeri ne mu kitabo ky’Okubikkulirwa butuyamba okutegeera bakabaka omunaana oba obufuzi omunaana n’engeri gye bwandigenze buddiriŋŋanamu. Tusobola okutegeera obulungi obunnabbi obwo singa tutegeera obunnabbi obwasooka okwogerwa mu Bayibuli.

Okumala emyaka mingi, Sitaani ateeseteese ezzadde lye ng’ateekawo obwakabaka oba obufuzi obutali bumu. (Luk. 4:5, 6) Obumu ku bwakabaka obwo bulwanyisizza butereevu abantu ba Katonda, kwe kugamba, eggwanga lya Isiraeri oba Abakristaayo abaafukibwako amafuta. Mu kwolesebwa Danyeri ne Yokaana kwe baafuna, obufuzi munaana bwokka obw’amaanyi bwe bwogerwako.

[Ekipande/​Ebifaananyi ebiri ku lupapula 12, 13]

(Bw’oba oyagala okulaba bwe bifaananira ddala, genda mu magazini)

OBUNNABBI OBULI OBUNNABBI OBULI

MU DANYERI MU OKUBIKKULIRWA

1. Misiri

2. Bwasuli

3. Babulooni

4. Bumeedi

ne Buperusi

5. Buyonaani

6. Rooma

7. Bungereza

n’Amerikaa

8. Ekinywi ky’Amawanga

n’ekibiina ky’Amawanga Amagattesb

ABANTU BA KATONDA

2000 E.E.T.

Ibulayimu

1500

Eggwanga lya Isiraeri

1000

Danyeri 500

E.E.T./​E.E.

Yokaana

Isiraeri wa Katonda 500

1000

1500

2000 E.E.

[Obugambo obuli wansi]

a Bakabaka bano bombi babeerawo mu kiseera kye kimu, mu nnaku ez’oluvannyuma. Laba olupapula 19.

b Bakabaka bano bombi babeerawo mu kiseera kye kimu, mu nnaku ez’oluvannyuma. Laba olupapula 19.

[Ebifananyi]

Ekifaananyi ekinene (Dan. 2:31-45)

Ensolo ennya eziva mu nnyanja (Dan. 7:3-8, 17, 25)

Endiga ensajja n’embuzi ensajja (Dan., sul. 8)

Ensolo ey’emitwe omusanvu (Kub. 13:1-10, 16-18)

Ensolo ey’amayembe abiri ereetera abantu okukola ekifaananyi ky’ensolo (Kub. 13:11-15)

[Ensibuko y’Ebifaananyi]

Photo credits: Egypt and Rome: Photograph taken by courtesy of the British Museum; Medo-Persia: Musée du Louvre, Paris

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza