Wandyagadde okukyalirwa?
Wadde ng’oli mu nsi eno ejjudde emitawaana, osobola okufuna essanyu okuva mu kumanya okutuufu okwa Baibuli okukwata ku Katonda, Obwakabaka bwe, era n’ekigendererwa kye eky’ekitalo eri abantu. Bw’oba wandyagadde okumanya ebisingawo oba omuntu okukukyalira akusomese Baibuli mu maka go awatali kusasula, wandiikira Abajulirwa ba Yakuwa ng’okozesa endagiriro eno, P.O. Box 4019, Kampala, Uganda, oba ng’okozesa emu ku ndagiriro eziri ku lupapula 4