LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • syr18 lup. 2
  • Emiwendo Emigatte Egya 2018

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Emiwendo Emigatte Egya 2018
  • Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2018
  • Laba Ebirala
  • Emiwendo Emigatte Egya 2019
    Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2019
  • Emiwendo Emigatte Egya 2020
    Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2020
  • Emiwendo Emigatte Egya 2021
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2021
  • Emiwendo Emigatte Egya 2022
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2022
Laba Ebirara
Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2018
syr18 lup. 2

Emiwendo Emigatte Egya 2018

  • Ofiisi z’Amatabi ez’Abajulirwa ba Yakuwa: 87

  • Ensi Omulimu Gwaffe Gye Gukolebwa: 240

  • Ebibiina: 119,954

  • Abaaliwo ku Kijjukizo mu Nsi Yonna: 20,329,317

  • Abaalya ku Mugaati era ne Banywa ku Nvinnyo: 19,521

  • Ababuulizia Bonna: 8,579,909

  • Ababuulizi Ababuulira Buli Mwezi: 8,360,594

  • Okweyongera Okubaddewo Okuva mu 2017 (%): 1.4

  • Abaabatizibwab: 281,744

  • Abaaweereza nga Bapayoniyac Buli Mwezi: 1,267,808

  • Abaaweereza nga Bapayoniya Abawagizi Buli Mwezi: 446,642

  • Essaawa Ze Baamala nga Babuulira: 2,074,655,497

  • Abaayigirizibwa Bayibulid Buli Mwezi: 10,079,709

Mu mwaka gw’obuweereza ogwa 2018e, Abajulirwa ba Yakuwa baakozesa ssente ezisukka mu bukadde bwa ddoola 214 okulabirira bapayoniya, abaminsani, n’abalabirizi b’ebitundu mu buweereza bwabwe. Mu nsi yonna, abaweereza ku ofiisi z’amatabi bali 20,331. Bonna bali mu buweereza obw’ekiseera kyonna.

a Omubuulizi y’oyo eyeenyigira mu kubuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda. (Matayo 24:14) Okusobola okutegeera engeri gye tumanyaamu omuwendo gw’ababuulizi, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Many of Jehovah’s Witnesses Are There Worldwide?” (“Abajulirwa ba Yakuwa Bali Bameka mu Nsi Yonna?”)

b Okumanya ebisaanyizo omuntu by’alina okutuukiriza okusobola okubatizibwa ng’omu ku Bajulirwa ba Yakuwa, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Do I Become One of Jehovah’s Witnesses?” (“Nfuuka Ntya Omujulirwa wa Yakuwa?”)

c Payoniya ye Mujulirwa wa Yakuwa assaawo ekyokulabirako ekirungi era eyeewaayo okubuulira amawulire amalungi okumala essaawa engereke buli mwezi.

d Okumanya ebisingawo, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “What Is a Bible Study?” (“Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?”)

e Omwaka gw’obuweereza ogwa 2018 gwatandika Ssebutemba 1, 2017, ne guggwaako nga Agusito 31, 2018.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza