LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 32
  • Nywerera ku Yakuwa!

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Nywerera ku Yakuwa!
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Beera ne Yakuwa!
    Muyimbire Yakuwa
  • Obwetaavu Bwange obw’eby’Omwoyo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okukola by’Oyagala Kindeetera Essanyu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Twewaddeyo Eri Katonda!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 32

OLUYIMBA 32

Nywerera ku Yakuwa!

Mu Kyapa

(Okuva 32:26)

  1. 1. Twali nga tutabuddwatabuddwa

    Nga tuli mu ddiini z’obulimba.

    Twasanyuka nnyo bwe twawulira

    ’Mawulire ’malungi.

    (CHORUS)

    Yakuwa Katonda, Munywerereko.

    Talikwabulira; Akufaako nnyo.

    Buulira enjiri Ey’emirembe.

    Obwakabaka bwe Tebulikoma.

  2. 2. Tuweerereza wamu Katonda;

    Tubuulira ’bantu mu nsi yonna.

    Kino kye kiseera basalewo

    ’Kuweereza Katonda.

    (CHORUS)

    Yakuwa Katonda, Munywerereko.

    Talikwabulira; Akufaako nnyo.

    Buulira enjiri Ey’emirembe.

    Obwakabaka bwe Tebulikoma.

  3. 3. Tetutya Sitaani ky’anaakola

    Kubanga ffe twesize Yakuwa.

    ’Balabe ka babe bangi batya

    Katonda atuyamba.

    (CHORUS)

    Yakuwa Katonda, Munywerereko.

    Talikwabulira; Akufaako nnyo.

    Buulira enjiri Ey’emirembe.

    Obwakabaka bwe Tebulikoma.

(Laba ne Zab. 94:14; Nge. 3:5, 6; Beb. 13:5.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza