LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 5
  • “Ebikolwa bya Katonda eby’Ekitalo”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Ebikolwa bya Katonda eby’Ekitalo”
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Ebikolwa bya Katonda eby’Ekitalo
    Muyimbire Yakuwa
  • Twakolebwa mu Ngeri ey’Ekitalo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • ‘Twakolebwa mu Ngeri ya Kyewuunyo’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
  • Ebirimu
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 5

OLUYIMBA 5

Ebikolwa bya Katonda eby’Ekitalo

Mu Kyapa

(Zabbuli 139)

  1. 1. Katonda wange ommanyi nze,

    Bwe nneebaka ne bwe ngolokoka.

    Okebera ebirowoozo byange,

    Enjogera yange,

    n’amakubo gange.

    Wandaba bwe nnali ntondebwa,

    Amagumba gange wagalaba.

    Wandaba nga sinnaba kuzaalibwa.

    Ntendereza ’maanyi go

    n’obuyinza bwo.

    Okumanya kwo nga kwa kitalo nnyo!

    Ekyo nze nkimanyi bulungi nnyo.

    Ne bwe mba mbuutikiddwa enzikiza,

    Omwoyo gwo guba guntuukako.

    Wa gye nnyinza okukwekweka,

    N’oba nga tokyayinza kundaba?

    Waggulu oba wansi Emagombe,

    Tewali kifo gye nnyinza

    kukwekweka.

(Laba ne Zab. 66:3; 94:19; Yer. 17:10.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza