LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • lfb lup. 72-73
  • Ennyanjula yʼEkitundu 6

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 6
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Laba Ebirala
  • Okununulibwa Okuva mu Misiri Okutuuka ku Kabaka wa Isiraeri Eyasooka
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Bwe Twoleka Okukkiriza, Tusiimibwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Yasanyusa Taata We ne Yakuwa
    Yigiriza Abaana Bo
  • Luusi ne Nawomi
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
Laba Ebirara
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 72-73
Samusooni nga yeetisse wankaaki w’ekibuga Gaaza

Ennyanjula yʼEkitundu 6

Abayisirayiri bwe baatuuka mu Nsi Ensuubize, weema entukuvu yafuuka entabiro y’okusinza okw’amazima. Bakabona baayigirizanga abantu Amateeka, ate abalamuzi be baawanga abantu obulagirizi. Ekitundu kino kiraga nti ebyo omuntu by’asalawo n’ebyo by’akola bikwata ku balala. Engeri buli Muyisirayiri gye yeeyisangamu yakwatanga ku Yakuwa ne ku bantu banne. Yamba omwana wo okulaba engeri ebyo Debola, Nawomi, Yoswa, Kaana, muwala wa Yefusa, ne Samwiri bye baakola gye byakwata ku bantu abalala. Kirage nti n’abantu abataali Bayisirayiri, gamba nga Lakabu, Luusi, Yayeeri, n’Abagibiyoni, baasalawo okudda ku ludda lw’Abayisirayiri kubanga baali bakimanyi nti Katonda yali wamu nabo.

EBY’OKUYIGA

  • Yakuwa yakozesa abalamuzi okulokola abantu be mu ngeri ey’ekyamagero

  • Abantu abato n’abakulu abeesiga Yakuwa baafuna empeera

  • Katonda tasosola mu bantu; abantu ab’omu mu mawanga gonna abamwagala era abakola ebirungi abaagala

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza