LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • lfb lup. 6-7
  • Ennyanjula yʼEkitundu 1

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 1
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Laba Ebirala
  • Weeyongere Okuyiga Ebikwata ku Yakuwa Okuyitira mu Bintu Bye Yatonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Kozesa Ebitonde Okuyigiriza Abaana Bo Ebikwata ku Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Engeri Ebitonde Gye Byolekamu Okwagala kwa Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Katonda Yatonda Eggulu n’Ensi
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Laba Ebirara
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 6-7
Abantu abasanyufu nga banyumirwa obutonde

Ennyanjula yʼEkitundu 1

Essuula esooka mu Bayibuli eyogera ku kutondebwa kw’ebintu, era etuyamba okumanya ebintu ebirungi Yakuwa bye yakola ku nsi ne mu bwengula. Bw’oba oli muzadde, yamba omwana wo okufumiitiriza ku bintu eby’enjawulo Yakuwa bye yatonda. Muyambe okukiraba nti Yakuwa yatonda abantu nga ba waggulu nnyo ku nsolo: nga basobola okwogera, okulowooza, okuyiiya ebintu, okuyimba, n’okusaba. Era muyambe okukiraba nti Yakuwa alina amaanyi n’amagezi mangi nnyo, era nti ayagala nnyo ebitonde bye byonna, nnaddala abantu.

EBY’OKUYIGA

  • Yakuwa n’Omwana we baatonda ensi abantu bagibeereko

  • Yakuwa ye yatandikawo amaka bwe yatonda omusajja n’omukazi n’abawa obusobozi bw’okuzaala

  • Yakuwa ayagala abantu babeerewo emirembe gyonna nga bali mu mirembe era nga bali bumu

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza