LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • snnw oluyimba 149
  • Okusiima Yakuwa olw’Ekinunulo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okusiima Yakuwa olw’Ekinunulo
  • Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Laba Ebirala
  • Tusiima Ekirabo ky’Ekinunulo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Wawaayo Omwana wo Eyazaalibwa Omu Yekka
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Wawaayo Omwana Wo Gw’Oyagala Ennyo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Essanyu Lyaffe Ery’Olubeerera
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
snnw oluyimba 149

Oluyimba 149

Okusiima Yakuwa olw’Ekinunulo

Mu Kyapa

Wanula:

  • Bigambo Byokka

  • Olupapula Okuli Obubonero

(Lukka 22:20)

  1. Yakuwa, Katonda

    tuli mu maaso go,

    Kubanga watulaga

    okwagala kungi.

    Wawaayo ’Mwana wo omu

    gw’oyagala,

    Kuba oyagala ’bantu

    babe balamu.

    (CHORUS)

    Yesu yatufiiririra

    Tusobole okuteebwa.

    Okuviira

    ddala ku mutima, tukwebaza.

  2. Ne Yesu kyeyagalire

    yajja ku nsi,

    N’awaayo ’bulamu bwe

    kuba yatwagala.

    Kati tulina essuubi

    ekkakafu,

    Ery’okubeera ’balamu

    ’mirembe gyonna.

    (CHORUS)

    Yesu yatufiiririra

    Tusobole okuteebwa.

    Okuviira

    ddala ku mutima, tukwebaza.

(Era laba Beb. 9:13, 14; 1 Peet. 1:18, 19.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza