LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • snnw oluyimba 141
  • Okunoonya Abo Abaagala Emirembe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okunoonya Abo Abaagala Emirembe
  • Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Laba Ebirala
  • Okunoonya Abo Abaagala Emirembe
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu bwa Payoniya
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
snnw oluyimba 141

Oluyimba 141

Okunoonya Abo Abaagala Emirembe

Mu Kyapa

Wanula:

  • Bigambo Byokka

  • Olupapula Okuli Obubonero

(Lukka 10:6)

  1. Yesu yatuwa ekiragiro

    Tumanyise amazima,

    Kuba naye bwe yakola.

    Yanoonya endiga za Katonda,

    Ng’atandika

    ku makya n’azibya obudde.

    Naffe tubuulira bonna,

    Mu mayumba ne ku nguudo

    Nty’o bulokozi bwaffe

    busembedde.

    (CHORUS)

    Tunoonyenga

    Bonna ’baagala emirembe.

    Tubanoonye

    Bonna ’baagal’o bulokozi.

    Tubanoonye

    Buli wamu.

  2. Abantu bangi bali mu kabi.

    Twefiirize buli kimu

    Okuyamba ’bali ng’abo.

    Olw’okwagala tubaddiŋŋana,

    Bye bayiga bikyuse

    Obulamu bwabwe.

    Tubanoonya mu butale,

    Mu bibuga, buli wamu;

    Ekyo kye kituleetera essanyu.

    (CHORUS)

    Tunoonyenga

    Bonna ’baagala emirembe.

    Tubanoonye

    Bonna ’baagal’o bulokozi.

    Tubanoonye

    Buli wamu.

(Era laba Is. 52:7; Mat. 28:​19, 20; Luk. 8:1; Bar. 10:10.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza