Ebirala Ebisobola Okuyamba Amaka Biri ku Mukutu jw.org
Bw’oba oyagala okumanya amagezi amalala agali mu Bayibuli agasobola okuyamba amaka, genda ku mukutu gwaffe ogwa Intaneeti. Ku mukutu ogwo era ojja kusangako ebyo abafumbo bangi okuva mu nsi ez’enjawulo bye boogedde ebibayambye mu bufumbo bwabwe.
Okuwa munno mu bufumbo ekitiibwa
Weewale okwogera ebigambo ebirumya
Mwewale okukaayana
Okusonyiwagana
Omukwano bwe gufuuka ogw’oku lusegere
Munno mu bufumbo bw’aba yeetaaga obuyambi obw’enjawulo
Bw’oba waddamu okuwasa oba okufumbirwa
Omwana bw’aba akaaba nnyo
Omwana wo bw’aba aliko obulemu
Yogera n’abaana bo ku bikwata ku kwegatta
Omwana wo bw’aba tayagala ddiini yo
Okuyamba abatiini okufuuka abantu abakulu ab’obuvunaanyizibwa
Omwana wo bwe yeetusaako ebisago
Amaka omuli abaana b’otozaala
Ebirala ebikwata ku maka bijja kuteekebwangako.