Olupapula Olulaga Omutwe gw’Ekitabo n’Abaakikuba
Amaka Gammwe Gasobola Okubaamu Essanyu
© 2014
Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Kaakubibwa
Watchtower Bible and Tract Society of South Africa, NPC. 1 Robert Broom Drive East, Rangeview, Krugersdorp, 1739, R.S.A.
Olukuba olw’omu Maaki 2014
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku bikozesebwa mu mulimu ogw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Ebyawandiikibwa eby’Olwebbulaniya ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Bayibuli ey’Oluganda eya 1968; ekyawandiikibwa bwe kiddirirwa ennukuta NW, kiba kiggiddwa mu New World Translation of the Holy Scriptures. Ebyawandiikibwa eby’Oluyonaani biggiddwa mu New World Translation of the Christian Greek Scriptures ey’Oluganda. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa kijja kulagibwa.